Tutadewo enkola ne entegeka ezi lubirira oku situla n’okwongera amaanyi mu kika kyaffe.Tukubiliza awamu n’okusaba abazukulu,ab’emikwano,a’baagaliza obuganda okutukwatiza ku nteekateeka zino mungeri yona gyemuba musobodde.
Tusuubila okukozesa omukutu ,www.njovu.org,okubategeeza n’okubawa amawulire agaffa mu kika kye Njovu,era tubasaba okugukozesa oku tuwa ebirowoozo,amagezi, n’okutuwabula ku nsoonga ezikulakulanya ekika kye’Njovu n’Obwakabaka bwa Buganda nga mwe yambisa omukutu gwa email ya katikiro:smsemambo@yahoo.com oba smsemambo@gmail.com Ku lw’obukulembeze bwekika,ntuusa okwebaza n’okukusiima oku tukyalila ku mukutu guno.tegeeza nebanno abalala bonna bagweyambise.
Mwebale nyo.
Ssabasajja kabaka awangaale. Katikkiro w’ekika
Hajji M. Ssemambo Ssekimpi Mutegeezebwa:
Ekika kya tongoza Trust y’ekika: “THE REGISTERED TRUSTEES OF THE NJOVU CLAN”, e’vunaanyizibwa okukuuma ebyo bugag ga n’et taka lye kika. Ebikwata ku nsawo ye kika mu bank bye bino wamanga:
Erinya:The registered Trustees of Njovu clan.
Bank:Orient Bank Ltd (Main Branch),Plot 6/6A Orient Plaza,Kampala Road,Kampala,Uganda.
Swiftaddress:ORIGNUK1.
Account number:15660605010104 |